Oulanyah Eby'emyaka Abikwasizza Kadaga

0
969

Amyuka sipiika wa palamenti Jacob Oulanya abikudde ekyaama nti teri kiteeso kyakujja kkomo ku myaka jja pulezidenti kigenda kutekebwa ku lupapula lw’ebigenda okutesebwako olunaku olwenkya, okutuusa nga ye ne mukamaawe Rebecca Kadaga basoose kuwayaamu. Oulanya nga ayogerera mu palamenti akawungezi kaleero ela ategezeza nti akafubo kano mwebagenda okusalilawo ani agenda okukubiriza olutula lwa palamenti olwo olunaku olwenkya.