Ow'okutta Kaweesi Guwuliddwa, Oludda Oluwaabi Lukyanoonyereza

0
905

Abaakwatibwa nga bateberezebwa okuba nga be batta Andrew felix Kaweesi leero balabiseeko mu kooti e Nakawa kubyomusango gwabwe, wabula oludda oluwaabi nerusaba omusango gujira gwongezebwayo nga bwerukyanonyereza. Omulamuzi agwongezaayo okutuuka nga 21 omwezi guno.