Paalamenti Edda Ku Lwakubiri, Ababaka Baagala Kuteesa Ku Ttemu

0
987

Abamu ku babaka ba paalamenti beraliikirivu olw’ettemu ku bakazi eryeyongedde era baagala minister akola ku byokwerinda abannyonnyole ekigenda mu maaso muggwanga.
Mu buwufu bwebumu omubaka wa munispali y’eMukono Betty Nambooze ategeezezza nga ebibaluwa ebiriko namba z’amasimu ebisaba ssente okuva mu bantu bwebitandise okusuulibwa eMukono.