Paalimenti Yandiddamu Akacankalano, Ababaka Balabudde

0
1214

Ababaka abawakanya obutakata ku nyingo 102 ekugira okwongeza emyaka gya president, bewera okutandikira webakomye olunaku lwegulo. Ababaka bano abayitiddwa ku kitebe kya poliisi ekibuuliriza ku bizzi bw’ensango bagambye nti tebejusa kyabaddewo lunaku lwa ggulo bwebatyo ne balangira sipiika obunnanfuusi.