Poliisi Ekedde Ewa Lukwago

0
1286

Police leero ekedde kuyimbuila basajja baayo okusuula emisanvu mu kkubo eriva ewa Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago era nemutegeeza nga bwatakirizibwa kuva mu maka ge kugenda wantu wonna wadde ku wofice okukola emirimu gya bannakampala. Adumira police ya Old Kampala Grace Nyangoma nga yabadde aduumira police esibidde Lukwago awaka ategezezza Lukwago nga bwebafunye amawulire nti aliko abantu babadde akulembeddemu okukola efujjo.