Poliisi Ekedde Kweriga Na Bayizi E Makerere

0
443

Waliwo abayizi ku ttendekero ekkulu e Makerere abatiisatiisizza obutaddamu kukomba ku kantu nga balaga obutali bumativu olw’abamu ku babaka okwaga okuggya ekkomo ku myaka omintu kweyeesimbira ku bukulembeze bw’eggwanga Abayizi nga tebannalangirira basoose kweriga ne poliisi ng’ebatangira okwekalakaasa nga bwebaabadde bategese. Abayizi babadde bagenze mu kikoni bannaabwe bangi gyebasula era gyebiggweeredde ng’abamu ku bakwatiddwa.

More News