Poliisi Ekute Abawakanya ‘Muzeeyi’ ku Ky'emyaka

0
973
Poliisi e Iganga ekedde kwezooba nabavubuka abakedde okutambula ku nguudo nga babagalidde ebipande nga bwebayimba ennyimba eziwakanya okuggya ekkomo ku myaka omuntu kweyeesimbira ku bukulembeze w’eggwanga. Abeekalakaasi ababadde bayimba “Togikwatako” poliisi tebalwisizza nebakubamu omukka ogubalagala, amazzi n’amasasi okubagumbulula.