Poliisi Ekutte Abekalakaasi E Kalerwe

0
626

Police mu Kampala ne leero eyodde Bannakibuga abawalazz empaka nga batambula okwolekera paalamenti okuwulira omubaka Raphael Magyezi ngayanja ekiteeso ekigenderera okuyuksa akawaayiro B mu nnyingo ya Ssemateeka eya 102. Mu bayooleddwa mwe mubadde ne kansala wa Kyebando, Mohammad Seggirinnya.