Seeka Mwanje Awonye Ogw’obutemu

0
918

Kkooti enkulu mu Kampala egobye omusango oguvunanibwa Sekka yahaya Yahaya Mwanje ne banne oluvanyuma lwa muwabi wa Gavument okulemererwa okuleta obujulizi obubalumika ku musango guno. Wabula bonna abana baziddwayo ku alimanda e Luzira okulinda okuwulira emisango gyabwe emirala.