Ssematimba Akyali Mubaka, Awangudde Omusanga ku Kkooti

0
932

Ssematimba awangudde omusango gw’obutasoma mu kujulira kweyakola mu kkooti ejulirwa oluvanyuma lwa kkooti eyawansi okugumusingisa. Abalamuzi basazizaamu ebyasalwawo kkooti eyasooka nti oludda oluwaabi terulina bujulizi bumala kulaga nti ssematimba teyasoma.