‘Tukooye Okusasulira Abakazi’ – Abasajja

0
1051

Waliwo abasajja abamu abadda kubakazi okutulugunya saako nokubayisa mungeri embi ennyo nga bagamba nti anti babasasula ewaabwe.
Bangi bagamba nti kino kyekimu kubisinze okuvaako obutabanguko mumaka okweyongera, kakati abali e Bushenyi bagala ababaka baleete etteeka erikwata ku nsonga yokusasula omukazi mubakadde baabwe ate era erirambika obufumbo.