Uganda Cranes Esitula Kiro Okugenda Misiri

0
878

Tiimu y’eggwanga the Cranes esitula lwalero ku saawa kkumi ez’okumakya okugenda e misiri gyenasambira omupiira ogw’okudingana ne tiimu ye ggwanga eryo ku lwokubiri lwa sabiiti eja mu mpaka zokusunsulamu abanagenda e Russia okwetaba z’ekikopo kyensi yonna omwaka ogujja.
Bano nga tebanagenda basoose kutendekebwamu akasembayo kukisaawe kye Namboole enkya ya leero.