Vipers FC Ewutudde Tiimu Y'e Ntebe

0
1203

Tiimu ya Vipers ewuttudde tiimu enonderera okuva mu municipaali y’entebe goolo 5-0 mumupiira gwomukwano kukasaawe keekiwafu Entebbe mumupiira gwokwegezaamu nga Vipers yeetegekera liigi yababinwera etandika wiiki eja. Oluvanyuma Lawrence Mulindwa nnanyini vipers agabide tiimu yentebbe emijoozi nemipiira nabasubiza nokubatereereza ekisaawe mwabasambira ekiri mumbera embi.