Mbu Abiriga Bamugaanye Okwogera Mu Paalamenti

0
1035

Palamenti kyadakyi esambazze ebigambo ebibadde byogerwa nti ababaka ba palamenti bona bayimiriziddwa okwongera ku kavuyo akaliwo ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde abakuumaddembe bwebaakozesa ekifuba okuggya ababaka mu kisenge ekiteesezebwamu. Bino byonna biddiridde omubaka wa munisipali y’e Arua Ibrahim Abiriga okutegeeza bannamawulire ku paalamenti nti yafunye ekiragiro ekikakali nga kimugaana okuddamu okweyongeza ku nsunga z’okuggya ekkomo ku myaka omuntu kweyeesimbira ku bwapulezidenti.