Okwekalakaasa Kwa FDC Kwa Nkya

0
927

Ekibiina kya FDC kigamba kimaliridde kyakutongoza enteeketeeka yaakyo ey’okutalaaga eggwanga nga kivumirira okukyusa ssemateeka akawaayiro aka 102(b) FDC egamba kawefube waabwe ono atandika nkya nga waakutambulira ku kwesiba akawero akamyufu ku mutwe.