Sirimu Ali Ku Nsalo E Busia

0
1615

Akawuka ka mukenenya kakyegirisiza mubintundu byobuvanjuba bwa Uganda naddala Ku nsalo wadenga egwanga lyelwanyeko okukendeeza kusansaana yaako. Mu districts nga , Malaba, Tororo , kamuli,namutumba namarara akawuka kanno kakyali wagulu ddala nga kino kiva Ku butabanguko mu maka, enono nebyobuwangwa ebikirizibwamu wamu nabavuzi bebimotoka abasala ensalo ezitari zimu.