Ekisaawe K'e Namboole Kiringa Kidiba Kyoja Uganda Cranes ne Ghana Bazannya Nkya

0
1212

Wabula sawa busaawa omupira ow’okufa nokuwona wakati wa ttiiumu y;eggwanga the Cranes ne Ghana guttojjere wabula bwotuuka ku kisaawe kye Namboole wegugenda okuzanyirwa olunaku lwenkya wennyamira.
Ekisaawe kumpi kiringa kidiba oluvanyuma lwa bagoberezi b’omusuumba Bujingo okweyiwa ku kisaawe kino mu lukungaana lwokusaba wiiki eno nga yakatandika.
N’omutendesi wa ttimu y’eggwanga the Cranes Moses Basena akirojja lulwe.