Kabaka Tayagala Njawukana

0
896

Abantu b Buganda bakedde kweyiwa ku kisaawe ky’essomero lya Old Kampala mu ssaza lya kabaka ery Kyaddondo okukuza olunaku lwa Bulungi bwansi Buganda kweyafunira obwetwaze. Eno maaso moogi gyasinzidde nagamba nti ebintu bingi ebisobola okukolebwa mu Buganda ne Uganda awatali kusika muguwa.