Omubaka Ssemujju Nganda Yeebuuza ku Bantu ku Ky'emyaka

0
799

Omubaka w’e kibuga Kiira Ibrahim Ssemujju Nganda abakanye ne kaweefube w’okwebuuza ku balonzi ku kiteeso kyokuggya ekkomo ku myaka newankubadde teyafunye ssente Mu kwebuuza ku balonzi kuno ate bo abalonzi batandise kumusiima olwokulwanirira ssemateeka mpozzi n’okumutikka eminyonyi okumwebaza byabakolera