Abatuze E Kyotera Vatabukidde Poliisi

0
985

Police e Kyotera esanze akaseera akazibu okukkakanya abatuuze ababadde abakaawu nga omususa bwebalumbye ekitebe kya police na bawera obutasegukawo okutuusa nga babawadde abantu baabwe abaze bakwatibwa mu ngeri etategelekeka.