Ababaka ‘Bakiwagi’ Baagala Museveni Yeewozeeko

0
795

Ababaka ba kiwagi aba NRM abawakanya okukyusa ssemateeka bawandiikidde omuwandiiisi omukulu owekibiina kyabe Justine Lumumba nga bamusaba ayite ssentebe w’ekibiina kyabwe Museveni ne Nampala wa gavumenti ruth Nankabirwa lwa kubagoba mu lutuula lwa kibiina Ababaka bano bagamba ssentebe wa NRM ne Nampala wa gavumenti beetaag kukwasisa mpisa kubanga ate ezaabwe zisiiwuse nnyo nga bagoba ne bammemba mu ntuula enkulu