Muliika Alagudde Ku Biriwo

0
948

Eyaliko Katikiro wa Buganda musajjamukulu ateryantama, Owek. Dan Muliika alagudde nti ebiri mu ggwanga kabonero akalaga nti embeera eyaliwo mu mwaka gwe 66 okutukira ddala mu 86 ekomyewo mu gwanga era berinde buli kikolwa ekyekko nga ettemu erigenda mu maaso, okusobya kubakazi mpozzi nebirala. Mulika abaddde awayamu ne NBS Amasengejje kwebyo ebigenda mu maaso mugwanga mukiseera kino.