Omulabirizi Nsubuga ku Ky'emyaka

0
924

Omulabirizi wa Luwero Elidad Nsubuga asabye bannaddiini banne basabire eggwanga olw’ettemu erigenda mu maaso, ate bakwatire wamu okulirwanyisa. Omulabirizi agamba nti okugwa gw’okukkiriza mu mitima gy’abamu kyekyogende ettemu lino nga abo abalikola bavudde ku katonda wabwe, kale nga gyebalina era okuloopebwa.