Magyezi Akakiiko Takakkiririzaamu

0
794

Omubaka wa Igara west bwamaze okwekandagga nategeeza bannamawulire nga bwagenda okwekubira enduulu ewa sipiika nga yeemulugunya ku babaka abatuula ku kakiiko kamateeka ngagamba tebamuyisizza bulungi Magyezi ela ategezeza nga bwagenda okukozesa akawayiiro aka 15 akamateeka agafuga palamenti okusaba Sipika akakiiko kakomye okwekenenya ebaago liino ela lizibweyo buterevu mu palamenti liteseebweko eyo ela lisobole okuyitira eyo.