Aba Poliisi Abaasobya E Rukungiri Mwetegeke

0
465

Police esindise basajja baayo abekitongole ekikwasisa empisa e Rukungiri okunonyereza ku neyisa yabsirikale baayo bwebaali bagumbulula abawagzi ba FDC abaali bakunganye mu lukungaana olwavaamu akavuyo omwafiira omuvubuka owemyaka 22 nabantu abalala okulumizibwa okwali nabasirikale ba police. Bano banonyereza ku nesiysa yabasirikale mu kugumbulula bantu nga nabasirikale bwebanonyereza kubyaliwo ebyavako okwatibwa kwa Dr Besigye ne banna FDC abalala abakyakumirwa munkomyo nejebuli eno.