Ababba Ettaka Emitima Gibeewanise

0
587

Akakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemererie kati amakanda kasimbye Gulu okunoonyereza ku mivuyo gy’ettaka egysibye mu kitundu ekyo. Ebitundu by’obukiikakkono bwa Uganda bimaamiddwa emivuyo gy’ettaka egyatuusa ne bakazibakulu mu Apaa okweyambulira abakungu ba Gavt ne beevulungula ne mu ttaka. Katulabe ebiriyo.