Abakadde Bakooye Okusosolwa

0
641

Bbannamukadde okuva mu Disitulikiti ezenjawulo okuli Rakai, Kayunga, Kariro Namutumba nendala bekubidde enduulu eri akakiiko akavunanyibwa ku bwenkanya aka Equala opotunties commission nga bagamba nti bakooye okusosolebwa. Bano bagamba nti okuva gavumenti lweyatandika okugabira abakadde ensimbi bbo tebafunanga wadde ekkikumi era bagaala bamanye ensonga lwaki tebafuna.

TagsRakai