Abalimi Tebasigaziza Kilime e Nakaseke

0
810

Abatuuze abasoba mu 500 mu muluka gw’e Kivumu mu Nakaseke District balaajana oluvannyuma lw’enkuba erimu kibuyaga ne muzira eby’amaanyi okugoya ennimiro zaabwe n’ereka ebirime ku ttaka.
kasooli, ebitooke, ebijanjaalo Muwogo n’obutunda byaynoonese so nga n’obunyonyi obumu ng’endegeya, enkazaluggya n’obusanke tebyalutonze tebyalutonze.
Abakoseddwa bawanjagidde ebitongole ebivunaanyizibwa ku bigwa tebiraze okubadduukilira baddemu okusiga nga sizoni tenaggwaako baleme kulumbibwa njala.