Abalonzi Ba Luttamaguzi Bagamba 'Togikwatako'

0
968

Ab’e Nakaseke South abakilkilirwa omubaka Lutamaguzi Ssemakula bawakanyiza okukola enongosereza mu ssemateeka weggwanga okujamu akawayiiro 102 (b) akassa ekkomo ku myaka gyomukulembeze. Bano ababadde ku kitebe kye gombolola ye Nakaseke, bagamba nti balwanililira gavumenti eri mubuyinza okujja ku ntebe wabula berabirwa nga nemumalwaliro ga gavumenti temuli dagala nebitanda okuzalirwa.