Abalonzi Batabukidde Omubaka Kajara ku Ky'emyaka

0
892

Abalonzi mu ssaza lye Kajara nga lino lisangibwa Ntungamo bawakanyiza ekyokukyusa semateeka batere bagye ekkomo ku myaka gy’omukulembeeze w’egwanga, kyebagamba nti ekigendererwa kyakukumira mukulembeeze mu buyinza. Abeeno bakikiriirwa Timuzigu Micheal naye yasazeewo kwebuuza kubalonzi bonna obutafanana nekyakanyizibwako mu NRM nga balina kwebuuza ku bakulembeeze bokka.