Abasuubula E S.Sudan Balojja

0
668
Abasubuzi abatambuza ebyamaguzi byabwe nga babitwala mu gwanga lya South sudan benyamivu olwembeera yo byokwelinda mu bitundu ebyatataganyizibwa entalo. Abavuzi ba bilole bano bagamba nti balumbibwa nyo abayeekela nga bavuga engedo empavu enso gye bagamba nti omukago ogugata amawanga ga east Africa tegukoze kimala.