Abavuga Gunduuza Bagenze Kusoma

0
584

Gavumenti ebakanye ne kaweefube w’okuddamu okubangula baddereeva bebimotroka biweetiiye ebirima enguudo z’eggwanga kibasobozese okubikozesa obulungi ate n’okubiwangaaza kubanga gavumenti esaasaanya ssente nnyingi mu kulabirira emmotoka zino n’okugula empya Baddereeva bano baakumala omwezi mulamba mu kubanguibwa kuno okuli ku ttendekereo lyabakozi ba gavumenti erya Civil service college e Jinja