Akacankalano Mu Katale E Mengo

0
957

Abasuubuzi b’omukatale k’e Mengo okuliraana embuga enkulu eya Buganda bakedde kuva mu mbeera ne beekalakaasa nga bawakanya ebigambibwa nti akatale kaabwe kaatundiddwa nga tebamanyi.