Akolera Gavumenti Manya Bino

0
897

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abakozi ba gavumenti Mululi Mukasa asekeredde abakozi ba gavumenti abeediima olw’omusaala omutono nti ba ddembe okulekulira kubanga gavummenti teyinza kubulwa bakozi. Muruli asinnzidde ku ssengejjero ly’amawulire gagavummenti mu Kampala okunnyonnyolla bannamawulire wa gavumenti weetuuse ku nsonga z’emisala.