Akulira Abakozi E Kyotera Atolose Mu Kadukulu

0
1282

Ab’ebyokwerinda e Kyotera bali ku muyiggo gwa mumyuka w’akulira abakozi mu district eno Yasin Mayanja eyatolose mu kakddukulu ka poliisi gyeyabadde aggaliddwa oluvanyuma lw’okwenyigira mu mivuyo gy’etakka mu bitundu by’okunsalo e Mutukula.