Amagezi Amapya Ku Siriimu

0
1170

Uganda efufugaza kawefube waayo owokumalawo akawuka akaleeta mukenenya nga waliwo esuubi nti wetunatukira mu mwaaka gwa 2030, nga tewakyali munayuganda noomu afuna silimu mupya.
Mukisera kino Uganda yeemu kumawanga amatono daala agatandise okukozesa edagala elimanyidwa nga Truvada nga lino limiribwa oyo yena asubirwa okufuna akawuuka akaleeta silimu oba oyo abeera atunuzidwa mumbuga za sitaani oba omusaawo abadde ajanjaba alina akawuka akaleeta silimu.