Ayambadde Ebimyufu E Naggalama Togenda

0
627

Embeera ku poliisi y’e Naggalama ewakuumirwa Dr. Kizza Besigye akyali ya Bwerende nga okutuuka ku poliisi eno osanga emisanvu egiwera Dr. Besigye Naggalama eno akyakuumibwayo ne Patrick Amuriat omu ku bavuganya ku bwa ssentebe bwa FDC, Igrid Turinaawe n’abalala nga wetuggyidde ku mpewo nga mpaawo musango gwabagguddwako