BannaUganda Musubwa Emikisa, Abagwiira Babayoolako Ensimbi – Minisita Matia Kasaija

0
1205

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija akubye Bannayuganda abagagga akaama okutondawo kkampuni ez’amaanyi ezinaasoboola okuwangula polojekiti za gavumenti ennene. Bino Kasaija abyogeredde mu disitrict ya Kibaale gy’abadde nga atongoza amazzi ga taapu agasaasaanyiziddwa mu ggombolola ya Nyamarunda. Kasaija agamba kifiiriza nnyo eby’enfuna by’eggwanga buli “conctract” eziriko obuwumbi n’obuwumbi ziwangulwa bagwira.

More News