Besigye Akwatiddwa

0
524

Munna FDC Dr. Kizza Besigye akwatiddwa n’aggalirwa era n’aggulwako emisango egiwera omuli okutta omuntu, okuduumira abntu bakube amayinja mpozzi n’okulumya abapoliisi abaabadde bakola ogwabwe. Bino byona biva ku kajagalalo koolunaku olw’eggulo omwafiiridde omuntu nga poliisi yeezooba n’abawagizi ba Besigye.