Eby’ameefuga: Eddiini Nayo Teva Mu Byabufuzi

0
811

Oyinza okubeera eyo nga tomanyi ngeeri ki abazungu bwebaali bawa Uganda obwetwaaze batunulira nnyo ensonga y’ediini Kale nno olwokuba Uganda yafugibwa abangereza aba polotestant kyabanguyira era okulekera Milton Obote obuyinza nga protestant newankubadde waliwo abakatoliki bangi abalwanirila obwetwaaze Ensonga y’ediini n’ebyobufuzi tetandise kati