Eby'emyaka Nigenda mu Balonzi – Rugunda

0
854

BANAYUGANDA MWETEGEKE, ababaka be mwatuma okubakikilira bakuda mu constituency kumulundi guno sikubasaba kalulu naye kubabauza kyemulowoza ku baago elili mu diiro eya Age limit, olwo ababaka bamwe baleme kubasiibako biliwoozo byemutamutuma. Kino kididride ababaka abamu okulemerako nti ebilowozo byabalonzi baabwe bilala nyo ku baaago lino, palamenti kati enonya zamafuta zenaawa babaka olwo basobole okujja jemuli.