Ekirwadde Kya 'Marburg', Embeera Tennayonooneka

0
937

Ministule y’ebyobulamu egumiza banayuganda nti mpaawo muntu mulala yenna yakwatiddwa kimbe kya Marbug era nabantu ababadde balondoolwa era nga baliko n’ebifo ebyenjawulo webabadde bakumibwa nabo tebanaba kuzulibwamu bulwadde buno, nga nenaku zebasaawo okubatunulira enkaliririza zituuse kugwaako nga tebalina kebalaba.