Ekyoto: Ani Akuzizza Abakazi Ekyejo? Kati Buli Omu Ayagala Kiso

0
691

Nazikuno omukyala eyalongoosebwanga ,kumirembe gyabajjajaffe,era ono yatwalibwa nga omunafu enyo,kyoka ensangi zino ebintu gyebyoyongedde okukyuka nabakyala bagenda namirembe era kati gwafuuka mulemebe okubaloongoosamu omwana. Wano kukyoto wetubuuliza nti kiki ddala ekyongedde omuwende gwabakyala abalongoosebwamu abaana okweyongera ensangi zino .

TagsEkyoto