Endooliito Ziggusse Mu Kakiiko ku Ky'emyaka

0
793

Ssentebe wakakiiko ka paalamenti akakola kumatteka Jacob Oboth Oboth agamba nti asobeddwa waaka nemukibira olwa ababaka ku kakiiko okutandiika okulaga oludda kubaago lye tteka elyomubaka elyokujja emyaka omuntu kwakuma okwesimbawo kubukulembee bwegwanga songa ate tebanaba kutandika kwekenenya baago liino.
Oboth Oboth ela agambye nti mwelalikirivu kubantu abatandiise okutisatisa akakiiko obutagezaako kutandika kwekenenya baago lya tteka liino.