Gavumenti Esazeewo Ku Ttaka Lye Apaa

0
831

MULIRA Abachooli ababadde bawangalira ku ttaka lye Apaa nga lino lisangibwa mu district ye Adjuman batabukidde Gavumenti ngentabwe eva kukyokuddira ettaka lye Apaa eribadde likayanirwa aba madi nabachooli nerigemulira aba amadi.
Bino byonna bize nga nebbanga eriweza emyezi ena terinaba kuyitawo ngabamadi nabachooli balwanaganye naye ngentabwe eva ku ttaka.