Ghana Etendekeddwa

0
1278

Ghana nayo asiibye yeetegeera mupiira ogw’okufa n’okuwona ne Uganda olunaku olw’enkya mu kisaawe e Nambole. Bano basiibye mu kutendekebwa mu kisaawe e Nambole wabula nga embeera ekisaaawe mwekiri si nnungi naakamu.