Jennifer Musisi Agabudde Bannakibuga

0
1329

Wetwogerera bannakampala bakyali mu bbinu makeke erimanyiddwa nga City Festival nga kino kyekivvulu bannakibuga mwebeyagalira okukamala. Kino kyekimu ku bivvulu ebikungaanya bannakampala nebakyakala ppaka kejenge. Bano okuva ku makya babadde mukwetiriboosa nga abamu amazina gebazina balagira ddala nti ebyenkya byankya.