Katikiro: Abavubuka Mkozese Obwongo Mebezeewo

0
959

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agamba nti ensimbi Gavt zeewa abavubuka tezirina kyamanyi kye zisobola kuyamba babayamba okuggyako okubazingamya bwongo nebatayiiya kimala so nga egwanga mukiseera kino lye taaga abantu abayiiya mu mbeera zona. Wano kwe kubasomooza okwongera okuba abayiiya bekolerere bave ku muzze gwo kusabiriza nga no’kulinda okuwebwa buli kimu nga agambi nti embeera eno tekuzza gwanga