Katikkiro Asiimye Ssentebe Bwanika

0
846

Kattikiro Charles Peter Mayiga akukkulumidde abantu abeefunyiridde okumalawo obutonde bw’ensi nebeerabira nti enkuba bw’etatonnya nabo bafiirwa.
Katikkiro okwogera bino abadde mu bimuli bya Meeya mu kibuga ky’e Ntebe e bw’abadde aggalawo omukolo ogubadde ogw’obutonde bw’ensi.