Kkolera Ayongedde Okugoya Kasese

0
574

E kasese abantu basatu bebakafa ekirwadde kya Cholera nabalala 77 ekimbe kibabala embirizi wabula nga bo abasawo basobeddwa eka nemukibira anti abalwadde bangi naye ebikozesebwa batuuse okubinonyeza mu kiwato ng’amazina.